Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,995 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Ssemuju asiimye gavumenti okukwata Kayihura

June 15, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda owa Kira Munisipaali yebazizza Gavumenti olw’okuvaayo n’ekwata Kayihura kumisango egy’enjawulo kyagambye nti kye kimu ku bigenda biraga obwenkanya mu ggwanga. Bino abyogeredde mu kusaala esswala ya Eid.

Ssemujju era akubiriza abasiibi okugenda mu maaso n’okweyisa obulungi nga bwebabadde bakola mu kusiiba awatali kuddirira.