Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives,
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
News
Ssemujju ne banne bakwatiddwa enkya yaleero
August 5, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kira Municipality Ssemujju Nganda okuva mu kiwayi kya
Forum for Democratic Change ekiwayi ky’e Katonga akwatiddwa enkya yaleero bwebabadde bagezaako okutambula okugenda ku kitebe kya Kenya mu Uganda. Bano banenya Eggwanga lya Kenya olwokukwata banaabwe nebabazza e Uganda olwo Gavumenti nebavunaana nebasindika e Luzira.