Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 281 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ssemujju naawe osobola okuntuma mu Kira – Sipiika Tayebwa

October 3, 2023 · Mubiru Ali
Amyuuka Sipiika wa Palamenti, Thomas Tayebwa avuddeyo nayanukula abamukolokota olw’okutumibwa mukyala w’omukulembeze w’eggwanga era Minisita w’Ebyenjigiriza, Janet Kataaha Museveni okumukiikirira mu lukungaana lw’enjiri nga bagamba nti ono aba amusinga obuyinza nategeeza nti ye takirinamu buzibu bwonna era bwewabaawo n’Omubaka ayagala okumutuma waddembe kuba ye kyatunuulira sikutuumibwa wabula kuweereza Ggwanga lye.
Kino kiddiridde Hon. Ssemujju Nganda okwemulugunya ku kya Mukyala Museveni okusindika Tayebwa amukiikirire nga agamba nti kuno kuba nga kumuyisaamu maaso kuba amusinga ekitiibwa