Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 41 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ssemaka yeyimbyemu ogwa kabugu lwa kulemererwa kusasula bbanja.

March 1, 2016 · Mubiru Ali

Ssemaka e Kamuli  yetugidde ku muti gw’omuyembe lwa kulemererwa kusasula bbanja lya 500.000 

Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Buyondo mu gombolola ye Bugeya ekiri mu disitulikiti ye Kamuli. Mitala Isa asangiddwa nga alengejjera ku muti gw’omuyembe lwa kulemererwa kusasula bbanja lya 500.000.

Lino litusakiddwa Ramathan Wanume okuva e Kamuli.