Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 220 listening Simba FM Live

Ssemaka ateeberezebwa okwekakaatika ku muwalawe Police emuyodde .

April 28, 2016 · Mubiru Ali

Police e Malaba egobyemu obwala musajja mukulu ateeberezebwa okukkakkana ku muwalawe ow’emyaka munaana naamugogombola obugogo .

Ayogerera Police mu bitundu bya Bukedi Kamulya Sowaali akakasizza bino era naategeeza nti ssedduvutto ono agenda kuggulwako gwa kujjula bitaneetuuka .