Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Ssemaka agobye mukyala we lwabwenzi

July 1, 2020 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Namengo mu Budaka Town Council mu Disitulikiti y’e Budaka berabidde katemba atali musasulire abafumbo bwebatandise okwerangira ebisongovu okukkakana nga bawukanye.
Ssemaka Mukyama Samweri asazeewo bawukane ne Mukyala we Josphine Taliba gwalinamu abaana nga agamba asusse okumuliisa amakombo olw’ekisa ekingi kyalina nga buli musajja ku kyalo amumanyi bweyakula era amutenda kuba nansulo zitakalira.
Ye Taliba agamba ekibawudde ye musajja wamu n’aboluganda lwe okubeera abatemu.