Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,081 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ssekukkulu ennungi Bannaluboggola

December 24, 2017 · Mubiru Ali

Abawuliriza ba Luboggola Simba mwenna okuva mu buli kanyomero ka nsi tubayozaayoza okutuuka ku mazaalibwa ga Yesu Kristu nga mukyatemya ate nga mutuwuliriza ate n'okutuwagira mu byonna. 

Awo nno Bannannyini Simba,  abagikulira wamu n'abakozi bonna kyebava bakwagaliza Ssekukkulu ennungi ate n'omwaka omuggya 2018 ogujjudde obuwanguzi nga Simba yammwe eweza emyaka 20 nga eyuuguumya amayengo g'empewo za Radio. 

Wabula tukusaba osanyuke nga okimanyi nti ate n'omwaka oguggya ggwe muwuliriza waffe nnamba emu,  awo nno obulamu kikulu. 

Merry 🎄 Merry 🎄 and Happy New Year