SSEKITOOLEKO AKOMEZEDDWAWO MU GGWANGA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omusituzi w’obuzito Munnayuganda Julius Ssekitoleko, eyali abuzeewo mu nkambi ya Yuganda e Izumisano nga betegekera okwetaba mu mizannyo gya Tokyo 2020, akomezeddwawo okwaboobwe nga atuuse ku kisaawe Entebe ku ssaawa bbiri n’ekitundu ezokumakya nga agidde ku nnyonyi ya Qatar Airways. Ono awerekeddwako omukunga okuva mu Ggwanga lya Japan.
Share.

Leave A Reply