Ssegiriinya omulamuzi amugaanye okweyimirirwa

SSEGIRIINYA OGIRA OBEERA E KITALYA – MULAMUZI: https://youtu.be/1TL7SfDGUjU
Omubaka omulonde owa Kawempe North Muhammad Ssegiriinya aka Mr. Updates agaaniddwa okweyimirirwa. Wakubeera ku alimanda okutuusa nga 15 – April – 2021 oluvannyuma lwa Bannamateeka be okutegeeza nti babadde tebanetegeka kuba tebanafuna bujulizi. Okuwulira kwokweyimirirwa kwe nakwo kwongezeddwayo okutuusa nga 15-April. https://youtu.be/1TL7SfDGUjU

Leave a Reply