Ssegiriinya ataasizza eyakubiddwa abasirikale ekiro

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Joel Mulindwa yakiguddeko mu kiro ekikeesezza olwaleero abasirikale ababadde bakwasisa ekiragiro kya curfew bwebamukubye egibuze okumwosa omuliro. Bamudusizza mu Ddwaliro wabula nebagaana okumukola nga talina ssente. Ono atwaliddwa omubaka wa Kawempe North Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates amusasulidde ebisale by’eddwaliro.

Share.

Leave A Reply