Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Sseggona ayingidde mu musango gwa Ssegiriinya

April 15, 2021 · Mubiru Ali
SSEGGONA AYINGIDDE MU MUSANGO GWA SSEGIRIINYA: https://youtu.be/fE4r52lvjz4
Bannamateeka ba National Unity Platform – NUP nga bakulembeddwamu Munnamateeka Medard Lubega Sseggona batuuse dda ku KKooti ya Buganda Road okulaba nga Omubaka wa Kawempe North omulonde Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates ateebwa ku kakalu ka Kkooti.
Kinnajukirwa nti ono yakwatibwa oluvannyuma lwokuvaayo okwekalakaasa mu mirembe wabula yaggulwako omusango gwokugezaako okukuma omuliro mu bantu era nasindikibwa ku alimanda mu Kkomera e Kitalya. https://youtu.be/fE4r52lvjz4