Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live
News

Ssebo Omulamuzi sifunanga ku bujanjabi bwonna – Minana

July 8, 2025 · Mubiru Ali
Abasirikale ba Uganda Police Force Nickson Agasirwe ne Abdul Noor Ssemujju aka Minana, baleeteddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakakawa ku misango egyekuusa ku ttemu eryaliwo mu 2015 mwebattira Senior State Prosecutor Joan Kagezi.
Ekitongole ky’Amakomera kireese alipoota yebyobulamu eraga nti Abdul Noor Ssemujju, aka Minana, teyatulugunyizibwa nga bweyali agamba. Wabula Ssemujju kino akiwakanyizza nategeeza nti mpaawo musawo wakitongole ky’Amakomera yamukebera nti era obujanjabi bwokka bwafunye bwakuweebwa Panadol ngate amuweebwa basibe banne.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe