Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 516 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya wamu ne Bannamateeka ba Hon.

July 21, 2026 · Radio Simba

🚨 Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya wamu ne Bannamateeka ba Hon. Muhammad Muwanga Kivumbi enkya yaleero bakedde ku Kkooti Enkulu okulondoola okusaba kwebateekayo nga baagala Kkooti ewalirize ebitongole byebyokwerinda okuleeta omuntu waabwe nga mulamu oba mufu. Mukwanukula kwa Uganda Police Force etegeezezza nti kituufu basuula emisanvu era nebayimiriza emotoka eyalimu Hon. Muwanga Kivumbi e Mpigi nti wabula si be bamuwamba nti era tebamulina nga Poliisi.
Omulamuzi ategeezezza nti wakuwa ensala ye olunaku olwenkya.
Oluvannyuma lwe naku 11, Hon. Muwanga Kivumbi aliwa? – Rubongoya

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News