Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 395 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya wamu naboluganda lwa Dr.

January 23, 2026 · Radio Simba

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya wamu naboluganda lwa Dr. Lina Zedriga Walu wamu ne Bannamateeka bakedde ku Kkooti Enkulu mu Kampala okuteekayo okusaba kwabwe nga baagala Kkooti eragire abebyokwerinda okuleeta omuntu waabwe oba mulamu oba mufu oluvannyuma lwamaggye okwegaana nti tebamukwatanga so nga ono yawambibwa abantu abaali babagalidde emigemerawala abamukomyaawo ne mu maka ge nebagaaza. Kkooti yakuddamu ku lwokusatu wiiki ejja.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides
#AnewUgandaNow

Radio Simba News