Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 751 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ssaabasajja Kabaka naye adduukiridde abantu be abatalina mwasirizi

April 7, 2020 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awaddeyo obukadde kikumi (100m) okudduukirira abantube ku nsonga y’ekirwadde kya COVID19. Mu ngeri yeemu Ssaabasajja Kabaka awaddeyo ensawo z’obuwunga kikumi (eza 50kgs) eri abantube zibayise mu kiseera kino ekya ‘Lockdown’. #COVID19UG
Omulangira David Kintu Wasajja yakwasizza Hon. Prime Minister Dr. Ruhakana Rugunda kyeeke n’ebintu ebirala ebikalu ebinaakozesebwa mu kutangira ekirwadde kya #COVID-19.