Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live

Ssaabasajja Kabaka bamwanjulidde Omutaka Namwama

July 15, 2020 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka bamwanjulidde Omutaka Namwama omuggya ow’Ekika ky’Ekkobe Salongo Augustine Kizito Mutumba. Bwabadde amwanjula, Katikkiro agambye nti Ebika mpagi nkulu mu Buganda ezisaana okunywezebwa olwo Buganda egende mu maaso.
Ssaabasajja asabye Namwama okusembeza abavubuka, abayivu mu mirimu gy’Ekika ky’Ekkobe.