Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 253 listening Simba FM Live

Ssaabasajja Kabaka atongozza Terefaayina ya Buganda

April 13, 2016 · Mubiru Ali

kibadde kijjobi akawungeezi ka leero eri Obuganda nga Ssaabasajja Kababa Ronald Muwenda Mutebi ii  alabikako eri abantu be mu Bulange e Mengo ku mukolo gaggadde ogubadde ogwokutongoza Terefaayina ya Buganda  .

Guno gwe mukolo ogwokubiri ogukulembedde abikujjuko by’okujaguza amazaalibwa ga Kabaka nga aweza emyaka 61 egy’okuyuuguuma  agaliyo leero nga 13 / 04 / 2016 era nga emikolo emikulu gibumbujjira   Buddo – Wakiso mu Ssaza lya Busiro.