Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
Ssaabasajja Kabaka asiimye okuwa abantu b’e Kiboga obujjanjabi.
January 25, 2016 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuwa abantu b’e Kiboga obujjanjabi obw’obwere.
Omutanda waakulabiko eri banna Kiboga nga 01. 03. Omwaka guno. Bino abantu b’e Kiboga byababuuliddwa amyuka Mukwenda atwala essaza lya Ssingo.