Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 372 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusaba kw’abakyala

May 13, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusaba kw’ abakyala mu Buganda, Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda atuule nga mu Lubiri lwe olwe Mmengo so ssi mu wooteeri nga bweguze guba emyaka egiyise.
Nnabagereka Sylivia Nagginda asabye abakyala okufaayo ku nkuza y’Abaana basobole okuba aboomugaso mu ggwanga. Minisita w’ebyobulamu n’embeera z’abantu, Owek. Nankindu Kavuma awoza olutabaalo lwa Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda mu maaso ga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka.