SSAABASAJJA KABAKA ASIIMYE OKUGGULAWO OLUKIIKO LWA BUGANDA BUMU E CHICAGO

https://youtu.be/Zt8N_ciPtkw
Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nategeeza nti Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okwogera era okuggulawo Olukiiko lwa Buganda Bumu e Chicago nga 29 omwezi guno.
Ssaabasajja Kabaka olw’okwewala Ssenyiga Kolona ajja kubeera ku mutimbagano gwa Zoom.
Omubala gw’omwaka guno guli nti “okusomozeebwa mu nkozesa y’ebyuma bi kali magezi.”
Mweteketeeke okwaniriza Ssaabasajja Kabaka. https://youtu.be/Zt8N_ciPtkw

Leave a Reply