Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 527 listening Simba FM Live

Ssaabasajja Kabaka asiimye nalonda Omukubiriza w’olukiiko lw’Abataka omuggya

September 11, 2020 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka asiimye nalonda Omukubiriza w’olukiiko lw’Abataka omuggya oluvannyuma lw’ekisanja ky’Omutaka Kayiira Gajuule okuggwako. Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba kati yemukubiriza omuggya.

Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka omuggya, Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba.