Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 441 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ssaabasajja Kabaka asiimye Ekisaakaate kya Nnaabagereka .

January 18, 2016 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye emirimu egikolebwa mu Kisaakaate kya Maama Nnaabagereka egy’okugunjula abaana ennono n’obuwangwa wamu n’emirimu egy’enjawulo .

Ssaabasajja agamba nti Buganda yeetabiddwamu abantu abalala bangi abalina obuwangwa bungi obwenjawulo, naye ekisaakaate kikoze kinene okwetikka eddimu lino kati emyaka 10 . “Gakyali mabaga”

Ssaabasajja bino yabituuseeko akawungeezi akayise ng’aggalawo Ekisaakaate ku ssomero lya St. Juliana e Gayaza mu ssaza lye Kyaddondo.