Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 126 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ssaabasajja Kabaka agguddewo emipiira gy’ebika e Wankulukuku.

July 26, 2015 · Mubiru Ali

images_8Akawungeezi ka leero, ekisaawe ky’e Wankulukuku kiyuuguumye olwa Namungi w’omuntu okuva ebule n’ebweya nga Beene aggulawo emipiira gy’ebika bya Baganda.

Era gitandise ย nga Engabi ne Kkobe bagudde maliri ggoolo emu ku emu (1:1)era bagenze mu bunnya, Engabi ewangudde 4 ku 3 Kkobe.