Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 1,015 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ssaabasajja Kabaka aduukiridde abantu be

April 16, 2020 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka aduukiridde Abazaana n’Abasiige mu masiro g’e Kasubi n’amasiro amalala; Abataka abakuku b’Obusolya, Ebibiina by’Abavubuka ba Buganda omuli Kabaka Mwennyango, Nkerettanyi; era n’abakozi mu bwakabaka abasookerwako abeetaaga okubeerwa mu budde buno.