Ssaabasajja gyali alamula – Katikkiro

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo; “Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Kimera Mutebi II gyali alamula era nga mu kiseera kino ali Nairobi mu Kenya era yalambudde Nnamasole Margaret Siwoza abadde ajjanjibibwa mu ddwaliro e Nairobi wamu n’abantu abalala.
Ssaabasajja Kabaka asubiirwa okudda mu Uganda mu bbanga ettono.”
Share.

Leave A Reply