Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 619 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Ssaabasajja asiimye okulabikako eri Obuganda

May 28, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Edward Frederick Kimera Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo olukungaana lwa Buganda Bumu North American Convention (BBNAC) nga 29th/05/2021.
Olunaku lweggulo Minisita wensonga za Buganda Ebweru owek Joseph Kawuki yayanjudde enteekateeka z’olukungaana luno bwezinaabeera.
Kulw’okutaano 28/05/2021. Olukungaana lw’abavubuka (8:15pm).
Kulw’omukaaga 29/05/2021. Ssaabasajja Kabaka aggulawo olukungaana (5pm).
Ku Sunday 30/05/2021: Katikkiro Charles Peter Mayiga aggalawo Olukungaana.
Abaneetaba mu lukungaana luno baakukozesa Zoom ID eno; 86555888217
Pass code: 536777.
Olukungaana luli wansi w’omulamwa, “Okusomoozebwa mu nkozesa y’ebyuma bi Kalimagezi “

youtube abonnees kopen