Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Ssaabasajja asiimye okujaguliza amattikira ge e Busiro
May 23, 2019 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okujaguliza amatikkira ge mu Ssaza lye Busiro nga 31July. Beene era asiimye okukuliza olunaku lw’eby’obulamu mu Ssaza lye erye Bugerere nga 12 June.