Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning.
Ssaabasajja akyazizza Odinga
September 17, 2019 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akyazizza omugenyi we Hon. Raila Odinga okuva mu ggwanga lya Kenya.
Boogedde ku ngeri gyebayinza okweyambisaamu obufuzi Obw’ensikirano okunyweza omukago gw’obuvanjuba bwa Africa (East African Community).
Ensisinkano yetabiddwamu omubaka wa Kenya mu Uganda His Excellency Kiema Kilonzo, ababaka ba parliament ya Kenya, Hon. Florence Mutua, ne Mishi Mbogo.
Ensisinkano ebadde mu Lubiri e Mengo.