Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 143 listening Simba FM Live

Ssaabasajja aduukiridde abantu b’e Kinawataka

May 20, 2020 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka adduukiridde abantu abasangibwa mu mugotteko gw’e Kinawataka n’emmere awamu n’ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo. Bano baweereddwa ebintu omuli; ssabbuuni, emmere n’ebirala.