Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Ssaabaminista Nabbanja agenze Buduuda

October 17, 2021 · Mubiru Ali

Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja nga awerekeddwako Minisita w’Ensonga z’e Karamoja Hon. Mary Gorret Kitutu, Omubeezi wa Minisita ow’ensonga z’e Karamoja era nga y’e Mubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Bududa Hon. Agnes Nandutu, Min of State for disaster Hon. Anyakun, Min. for General duties Hon. Justine Kasule Lumumba, Min of State for water Hon. Sekindi, n’ababaka okuva mu bitundu by’e Bududa bagenze bagenze ku kyalo Bumasata mu Disitulikiti y’e Bududa okwekeneenya embeera bweri mu kitundu kino oluvannyuma lw’ettaka okubumbulukuka olw’enkuba ennyingi efuddemba ensangi zino.