Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Ssaabaminisita wa Bungereza asiibuddwa okuva mu ddwaliro
April 12, 2020 · Mubiru Ali
Ssaabaminisita wa Bungereza Boris Johnson asiibuddwa okuva mu Ddwaliro lya St. Thomas gy’abadde nga ekirwadde kya #COVID-19 kimubala embiriizi. Ono addiziddwa awaka gyagenda okuba nga alondoolwa okutuusa webanakakasizza ddala nti ateredde era nga siwakudda ku mirimu mu bwangu.