Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 291 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ssaabaminisita tubuulire gyemukuumira Kibalama okuva 2019-LOP

March 9, 2023 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mu Palamenti olwaleero nzizeemu okukaatiriza ku nsonga y’ekiwamba bantu egenda mu maaso mu Ggwanga. Era tuzeemu okussa Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister ku nninga atulage ekifo webadde bakuumira John Bosco Kibalama okuva 2019.