SSAABAMINISITA ATONGOZZA WIIKI YA MANIFESTO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ssaabaminisita wa Yuganda RT Hon. Dr. Ruhakana Rugunda olunaku olwaleero atongozza wiiki ya Manifesto ya National Resistance Movement – NRM. Mu wiiki eno ebitongole bya Gavumenti byonna mwebigenda okwolekera engeri buli gyekituukirizzamu ebyali mu Manifesto ya NRM eya 2016 – 2021 nga biteekesa ebyalimu mu nkola.
Share.

Leave A Reply