Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,424 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ssaabaminisita agamba nti abadde takimanyi nti Bannayuganda bawambibwa

January 28, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabaminisita Ruhakana Rugunda avuddeyo nategeeza Palamenti olunaku olwaleero nti Gavumenti ebadde tekimanyiiko nti Bannayuganda bawambibwa ebitongole by’ebyokwerinda nti era akiwulidde omulundi ggwe ogusoose.
Palamenti evuddeyo neragira Minisita w’ensonga ez’omunda mu Ggwanga aveeyo bunnambiro nekiwandiiko ku nsonga eno.
#plenaryUG