Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Ssaabalamuzi Owiny Dollo awadde Sseggona eddakiika 20 okuwayaamu ne banne
February 9, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabalamuzi Alphose Owiny Dollo awadde Munnamateeka wa
National Unity Platform Medard Lubega Ssegona eddakiika 20 okunnyonyola amatize Kkooti lwaki akola enongosereza mu bujulizi bweyawaayo okwongera okuttaanya ensonga 26 ezemivuyo mu kalulu akakaggwa nga baagala okulangirirwa kwa Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni
ng’omuwanguzi kusazibwemu.