Ssaabalamuzi wa Yuganda Alfonse Owiny Dollo avuddeyo nayimiriza okuwulira emisango wamu n’okulabikako mu Kkooti okumala ebbanga lyanaku 42 okusobola okukendeeza kukusaasana kwekirwadde kya
#COVID-19.
Ssaabalamuzi ategeezezza nti nga akozesa obuyinza obumuweebwa Ssemateeka ayimirizza entuula zonna eza Kkooti okuva olwaleero nga 7-June-2021 okumala enaku 42.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.