Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 211 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ssaabalabirizi Ntagali agugumbudde Gavumenti ku misolo

July 7, 2017 · Mubiru Ali

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Yuganda, The Right Rev. Stanely Ntagali era nga y’akulira olukiiko olukulu olwa Uganda Christian University e Mukono agugumbudde Gavumenti olw’okuwanika emisolo gyeggya ku matendekero g’obwannannyini naye ate nga amatendekero gano gaba gatuusa empeereza yaago eri Bannayuganda nga era aga Gavumenti bwegakola.

Ssaabalabirizi okwogera bino abadde ki mukolo gw’okutikkira abayizi abaweredde ddala 1136 ku UCU e Mukono.

Wabula Ntagali waayogeredde bino nga Munisipaali y’e Mukono yatwala dda ettendekero lino erya UCU ย mu kkooti lwa butasasula musolo okumala ebbanga lya myaka esatu.