Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

SSAABALABIRIZI NSONYIWA OLWEBYO BYONNA EBYALIWO – Ssaabalabirizi Ntagali

April 22, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/D0bguj4Vo_k
Eyali Ssaabalabirizi w’Ekkanisa ya Yuganda, His Grace Stanley Ntagali yetondedde Ssaabalabirizi Dr. Samuel Kazimba Mugalu ne wamu n’Ekkanisa yonna olw’ebyo ebyamutuukako emabegako ekyavaako okutyoboola ekitiibwa kye Kkanisa. Bino bibadde Namirembe nga ekanisa ya Yuganda ejaguza okuweza emyaka 60 egy’obuwereeza.
Mu bigambo bye agambye nti; “Nsaba Rev. Christopher ne Mukyala we Judith bansonyiwe. Njagala okwenenya kuba manyi olunaku lumu ngenda kugasimbagana ne Mukama Katonda okunnyonnyola byonna ebyaliwo mu bulamu bwange.” https://youtu.be/D0bguj4Vo_k