Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 401 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Spray etta akawuka ka Corona ezuuliddwa – Sipiika Kadaga

March 16, 2020 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo nategeeza olunaku olwaleero waliwo ‘spray’ eyiyiziddwa nga ettirawo akawuka ka Corona Virus akaleeta ekirwadde kya COVID19 era nga egenda kufulumizibwa wamu ne Munnayuganda era nga yakubeera ku katale wiiki ejja.Omumerika Prof. Safraz K. Niaz yeyawadde Yuganda obwannanyini ku bwereere era nga wakukolera wamu ne Mathias Magoola nga bagenda gikolera Luzira ku DEI Group.