Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 176 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

SP Irama ne Cpl Anyuse bakuvunaanibwa – Fred Enanga

June 13, 2023 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo navumirira ebikolwa by’abasirikale ababiri okuli owa Poliisi SP Irama Vincent wamu n’owa UPDF Cpl Anyuse Max Geoffrey abasiwuuka empisa nebenyigira mu ttemu lya Ronnie Mukisa olwa ssente ngono yali akola nga Clerk mu IBC Advocates.
Enanga agamba nti ebikolwa by’abasirikale bano ababiri si kye kifaananyi ekituufu eky’ebitongole bino ebibiri kuba byampisa nnyo.