Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Slyvia Ntambi Muwebwa asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kigo

October 29, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi Lamunu Ochaya olunaku olwaleero asindise akulira ekitongole kya Equal Opportunities Commission Uganda- EOC Muky. Sylvia Ntambi Muwebwa ku alimanda mu Kkomera e Kigo.
Ono avunaanibwa ne bakozi banne mu kitongole kino emisango egyekuusa ku buli bw’enguzi n’obukenzu wamu n’okwekobaana ne bakozi banne ne bukumpanya ssente.
Ono asindikiddwa e Kigo okutuusa nga 4 November 2020 nga ono abadde amaze wiiki bbiri nga yebulankanya talabikako mu kkooti.