Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba. News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

SK Mbuga ateereddwa okuva mu kkomera

September 17, 2019 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Sulaiman Kabangala Mbuga aka Sk mbuga kyaddaaki ateereddwa okuva mu kkomera e Sweden. SK Mbuga ateereddwa oluvannyuma lw’oludda oluwaabi okulemererwa okuleeta obujulizi obuluma Mbuga nga bulaga nti ddala yafera kkampuni ya Sweden ssente.
Mbuga yalabiseeko mu kkooti ku lw’okutaano nga omulamuzi yabadde alina okuwa ensala ye nga 27 September wabula oluvannyuma lw’okwekebejja empoza Omuwaabi yagugyemu enta era SK nateebwa nga kati alya butaala.