97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Sisobola kutandikawo kibiina kyange – Mugisha Muntu

Omukulembeze wa Former Forum for Democratic Change (FDC) Mugisha Muntu avuddeyo nagamba nti bwebamuwangula ku bwa President bwa FDC tajja kukola kibiina kyabyafuzi kirala.

Ng’ayogerako eri abawagizi ba FDC e Kasese, Gen Muntu yagambye tasobola kutandika kibiina kirala kuba singa ebibiina byali bitandikirwa ku busungu yandibadde yatandika dda ekibiina ekikye ne banne webamuwangulira mu December.

About Mubiru Ali

Leave a Reply