Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 541 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Sirinaawo budde bwa EC okuleka ku lunaku lwa ssekukulu

December 16, 2020 · Mubiru Ali

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Eng. Patrick Oboi Amuriat (POA) awandiikidde Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda nga akategeeza nga bwatasobodde kugendayo nga bwababadde asuubirwa nategeeza nti abadde alina okubeera e Namayingo ne Mayuge.
Abategeezezza nti olunaku lwokka lwalina lwa nga 25-December-2020 okuva ssaawa ttaano ez’okumakya.