sirina ssente zakubawa – Pulezidenti museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekiramuzi olunaku lw’eggulo kyatuuzizza ttabamiruka w’abalamuzi wansi w’omulamwa ogugamba nti empisa obuntubulamu n’obwerufu eri buli Munnayuganda. Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni y’agguddewo olukungaana luno era Abalamuzi n’akabatema nga bwebatagenda kubongeza ssente.
Yayongedde okubategeeza nti mu kiseera kino omulaka Gavumenti yaakugussa ku basoma amasomo ga ssaayansi olw’omugaso gwebalina ku balala.

Share.

Leave A Reply