Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 326 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Sirina kyensobola kukolera bbeeyi y’amafuta – Minisita Okaasai

September 5, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byamasanyalaze, Sidronius Okaasai avuddeyo nategeeza Sipiika Anitah Among nga bwatalina kyasobola kukolera bbeeyi y’amafuta agalinnye ensangi zino okuggyako okugumya abantu kubanga zino nsonga za nsi yonna.
Kino kiddiridde Sipiika okumubuuza kyebakozeewo okulaba nti ebbeeyi y’amafuta ekendeerako wabula ono ategeezezza nti ebimu ku bireese embeera eno be Bazungu okuba nga betaaga nnyo amafuta mu kadde kano olw’embeera y’obudde.