Sipiika waddeyo obukadde 50 eri abateekateeka olunaku lw’abajulizi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Sipiika wa Palamenti Anitah Among ku lwa Palamenti olunaku olwaleero awaddeyo obukadde 50 buyambeko mu kuteekateeka olunaku lwabajulizi nga 3-June-2022. Zino aziwaddeyo mu nsisinkano gyabaddemu n’abakungu okuva mu Fort Portal Catholic Diocese nga babadde bakulembeddwamu Bishop, Rt Rev. Robert Muhiirwa. Bano bamuyitiddemu mu nteekateeka zebakoze nga bategeka olunaku lw’abajulizi nga olwomwaka guno lutegekeddwa Diocese ya Fort Portal.
Share.

Leave A Reply