sipiika wa palamenti atwaliddwa mu ddwaliro

Press secretary w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Sam Obbo avuddeyo nafulumya ekiwandiiko ku mbeera y’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga nga mukadde kano ali mu ddwaliro lya Nakasero Hospital afuna bujanjabi.
Ono yaddusiddwa mu ddwaliro ng’embeera ye ssi nnungi.
Obbo agamba nti Sipiika yakooye nnyo oluvannyuma lw’olugendo wamu n’emirimu gyeyabaddeko mu Morocco ne mu America.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
FDC has set tough conditions for the party top officials.