Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Sipiika Oulanyah akakasizza abalondebwa NUP

June 10, 2021 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah ategeezezza olukiiko olukulu olw’eggwanga nti yafunye ebbaluwa okuva mu kibiina kya National Unity Platform – NUP nga balonze Hon Mathias Mpuuga Nsamba nga omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti – Leader of the Opposition – LOP ne Hon. John Baptist Nambeshe nga Nampala w’Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti – Chief Opposition Whip.
Bano beyamye okukolera Bannayuganda awatali kutiririra muntu yenna. #PlenaryUg