Sipiika mumanyi ku byogerwa kukuwa Abantu obutwa mu Palamenti – Hon. Ssemujju

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka wa Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nabuuza Sipiika n’abaddukanya Palamenti oba nga bamanyi ku bigambo by’okuwa abantu obutwa nga asinzidde ku bigambo ebyayogeddwa Taata wa Jacob Oulanyah, Muzeeyi Okori nga agamba nti yamugamba bamuwa butwa.
Ono yebuuza oba nga ekifo awaliriirwa ekya Palamenti kyesigika Ababaka okulyawo. Agambye nti Ababaka betaaga obukakafu okwesiga Palamenti kuba ebyokuwa abantu obutwa bifuuse byabulijjo okuviira ddala mu Palamenti eyomusanvu.
Share.

Leave A Reply